Podcast thumbnail for Ddipo Naziggala: Ettamiiro n’Okulivvunuuka mu Kampala

Ddipo Naziggala: Ettamiiro n’Okulivvunuuka mu Kampala

Claim This Podcast

by China Scherz, George Mpanga, and Sarah Namirembe

13 episodes
Updated Daily
Accepts GuestsHas SponsorsLocation 🇺🇬

Podcast Overview

Ddipo Naziggala: Ettamiiro n’okulivvunuuka mu Kampala bwe butambi obukwata ku ttamiiro n'engeri z'olivunuukamu mu Kampala Uganda. Emboozi zino zakunganyizibwa okumala emyaka ena ng’abononyereza banoonya engeri bannayuganda ababeera mu nkingizzi za Kampala gyebakolamu okuva ku mwenge n’ebizibu ebiguvaamu. Newankubadde kigambibwa nti ebitundu nga 58 ku buli kikumi be baviira ddala ku mwenge, alipoota ya WHO eraga nti abanywa omwenge banywa mungi ddala, nga buli muntu anyway liita z’omwenge 23.7 buli mwaka. Bw’ogeregeranya, alipoota ya WHO ey’omwaka 2014 eraga nti mu America omuntu omu anywa liita z’omwenge 13.3 ate mu Russia omuntu anywa liita z’omwenge 22.3 [World Health Organization 2014] Okumala emyaka egyo ena [2015-2019] twayagala okuzuula ku nnywa y’omwenge era n’engeri abantu gye bagezaako okuwonamu ennywa y’omwenge embi. Ekyo twakikolanga nga twogera n’abantu mu ma bbaala ne mu bifo gyebagendanga okusobola okuwona okunywa omwenge. Abantu abamu baagendanga mu malwaliro agajanjaba ab’ebitamiiza era n’okwetaba mu guluupu z’ababikozesa [Alcoholics Anonymous]. Ku lwensonga nti enzijanjaba eriwo mu Uganda mpya ate ya kizungu, abantu abamu bo baanoonya okuwona nga bakozesa eby’ekinnansi. Baagenda mu batunda eddagala egganda. Era baawongeranga empewo ne lubaale mu masabo g’abasamize. Era baasabanga mu makanisa g’abalokole ne mu bakatuliki aba karizimatiki. Emboozi zino zonna zakunganyizibwa kuva mu bo. Emboozi zino zonna ntuufu, ng’abazitugamba bajjukira ebyabatukaako nga babibuulira abanoonyereza. Okusinziira ku mateeka ga Uganda National Council for science and Technology, amannya g’abantu n’ebifo bikyusiddwamu olw’obutabalalaasa. Tulina essubi nti bwetugabana nammwe emboozi zino, musobola okwongera okumanya ku ngeri ez’enjawulo abantu zebayitamu okuwona omwenge n’ebizibu byeguleeta. Era tulina e ssuubi nti emboozi zino ziyinza okuzzamu essuubi mu kugonjoola obuzibu bwebuti mu bulamu. Nga tumaliriza, twagala okwebaza abantu bonna abaatunyumiza emboozi zino zetugabanye nammwe.

Language

Publishing Since

3/2/2022

1 verified contact email on file for Ddipo Naziggala: Ettamiiro n’Okulivvunuuka mu Kampala

Pitch yourself as a guest, propose sponsorships, or reach out directly to the host.

Recent Episodes

Episode thumbnail for Irene

May 22, 2022

Irene

Mu kitundu kino omukyala ayitibwa Irene awona omwenge bweyetaba mu kusamira n’okuwongerera empewo.

Ddipo Naziggala: Ettamiiro n’okulivvunuuka mu Kampala mboozi ya leediyo nga ya bitundu kumi-nabibiri, ng’eri mu Luganda era ng’ekwata ku ttamiiro n’engeri gy’okulivvunukamu mu bitundu by’eKampala mu Uganda. Emboozi zino zakunganyizibwa  okumala emyaka ena ng’abononyereza  banoonya engeri  bannayuganda ababeera mu nkingizzi za Kampala gyebakolamu okuva ku mwenge n’ebizibu ebiguvaamu.

Episode thumbnail for Gregory

May 15, 2022

Gregory

Mu kitundu kino omusajja ayitibwa Gregory anoonya okuwona omwenge nga agenda mu malwaliro g’ebitamiiza awamu n’okwetaba mu guluupu za ba Alcoholics Anonymous.

Ddipo Naziggala: Ettamiiro n’okulivvunuuka mu Kampala mboozi ya leediyo nga ya bitundu kumi-nabibiri, ng’eri mu Luganda era ng’ekwata ku ttamiiro n’engeri gy’okulivvunukamu mu bitundu by’eKampala mu Uganda. Emboozi zino zakunganyizibwa  okumala emyaka ena ng’abononyereza  banoonya engeri  bannayuganda ababeera mu nkingizzi za Kampala gyebakolamu okuva ku mwenge n’ebizibu ebiguvaamu.

Episode thumbnail for Richard

May 8, 2022

Richard

Mu kitundu kino omusajja ayitibwa Richard awonyezebwa era n’afuna abantu abapya mu kkanisa y’abalokole.

Ddipo Naziggala: Ettamiiro n’okulivvunuuka mu Kampala mboozi ya leediyo nga ya bitundu kumi-nabibiri, ng’eri mu Luganda era ng’ekwata ku ttamiiro n’engeri gy’okulivvunukamu mu bitundu by’eKampala mu Uganda. Emboozi zino zakunganyizibwa  okumala emyaka ena ng’abononyereza  banoonya engeri  bannayuganda ababeera mu nkingizzi za Kampala gyebakolamu okuva ku mwenge n’ebizibu ebiguvaamu

13 total episodes available

Deep-dive analytics for Ddipo Naziggala: Ettamiiro n’Okulivvunuuka mu Kampala

Frequently asked questions

Have a different question and can't find the answer you're looking for? Reach out to our support team by sending us an email and we'll get back to you as soon as we can.

What is Ddipo Naziggala: Ettamiiro n’Okulivvunuuka mu Kampala?

Ddipo Naziggala: Ettamiiro n’okulivvunuuka mu Kampala bwe butambi obukwata ku ttamiiro n'engeri z'olivunuukamu mu Kampala Uganda. Emboozi zino zakunganyizibwa okumala emyaka ena ng’abononyereza banoonya engeri bannayuganda ababeera mu nkingizzi za Kampala gyebakolamu okuva ku mwenge n’ebizibu ebiguvaamu.

Newankubadde kigambibwa nti ebitundu nga 58 ku buli kikumi be baviira ddala ku mwenge, alipoota ya WHO eraga nti abanywa omwenge banywa mungi ddala, nga buli muntu anyway liita z’omwenge 23.7 buli mwaka. Bw’ogeregeranya, alipoota ya WHO ey’omwaka 2014 eraga nti mu America omuntu omu anywa liita z’omwenge 13.3 ate mu Russia omuntu anywa liita z’omwenge 22.3 [World Health Organization 2014]

Okumala emyaka egyo ena [2015-2019] twayagala okuzuula ku nnywa y’omwenge era n’engeri abantu gye bagezaako okuwonamu ennywa y’omwenge embi. Ekyo twakikolanga nga twogera n’abantu mu ma bbaala ne mu bifo gyebagendanga okusobola okuwona okunywa omwenge. Abantu abamu baagendanga mu malwaliro agajanjaba ab’ebitamiiza era n’okwetaba mu guluupu z’ababikozesa [Alcoholics Anonymous]. Ku lwensonga nti enzijanjaba eriwo mu Uganda mpya ate ya kizungu, abantu abamu bo baanoonya okuwona nga bakozesa eby’ekinnansi. Baagenda mu batunda eddagala egganda. Era baawongeranga empewo ne lubaale mu masabo g’abasamize. Era baasabanga mu makanisa g’abalokole ne mu bakatuliki aba karizimatiki. Emboozi zino zonna zakunganyizibwa kuva mu bo.

Emboozi zino zonna ntuufu, ng’abazitugamba bajjukira ebyabatukaako nga babibuulira abanoonyereza. Okusinziira ku mateeka ga Uganda National Council for science and Technology, amannya g’abantu n’ebifo bikyusiddwamu olw’obutabalalaasa.

Tulina essubi nti bwetugabana nammwe emboozi zino, musobola okwongera okumanya ku ngeri ez’enjawulo abantu zebayitamu okuwona omwenge n’ebizibu byeguleeta. Era tulina e ssuubi nti emboozi zino ziyinza okuzzamu essuubi mu kugonjoola obuzibu bwebuti mu bulamu. Nga tumaliriza, twagala okwebaza abantu bonna abaatunyumiza emboozi zino zetugabanye nammwe.

How often does this podcast release new episodes?

This podcast updates daily.

Where can I listen to this podcast?

This podcast is available on 4 platforms including Apple Podcasts, Spotify, and more. You can also use the RSS feed directly.

Does this podcast accept guests?

Yes, this podcast regularly features guests.

Legal Disclaimer

Pod Engine is not affiliated with, endorsed by, or officially connected with any of the podcasts displayed on this platform. We operate independently as a podcast discovery and analytics service.

All podcast artwork, thumbnails, and content displayed on this page are the property of their respective owners and are protected by applicable copyright laws. This includes, but is not limited to, podcast cover art, episode artwork, show descriptions, episode titles, transcripts, audio snippets, and any other content originating from the podcast creators or their licensors.

We display this content under fair use principles and/or implied license for the purpose of podcast discovery, information, and commentary. We make no claim of ownership over any podcast content, artwork, or related materials shown on this platform. All trademarks, service marks, and trade names are the property of their respective owners.

While we strive to ensure all content usage is properly authorized, if you are a rights holder and believe your content is being used inappropriately or without proper authorization, please contact us immediately at hey@podengine.ai for prompt review and appropriate action, which may include content removal or proper attribution.

By accessing and using this platform, you acknowledge and agree to respect all applicable copyright laws and intellectual property rights of content owners. Any unauthorized reproduction, distribution, or commercial use of the content displayed on this platform is strictly prohibited.